Jump to content

Gudula Naiga Basaza

Bisangiddwa ku Wikipedia
Dr. Gudula Naiga

Gudula Naiga Basaza munayuganda munnabizinensi,[1] omutandisi w'emirimu era nga y'omu kuba direkita abadukkanya n'abatandikawo[2] ekitongole kya at Gudie leisure farm ekisangibwa mu Najjera, Kira town council.[3] Faamu elina emizanyo ejyenjawulo ejya buli kika ky'abageny. Mumizannyo mwe muli emisinde jyokuvubba, okukakanirako webatambulira ekiyambye abagenyi okukola duyiro.

Ebimukwatako n'emisomo

[kyusa | edit source]

Gudula yazaalibwa mu bintundu bya Buganda, Kampala, Uganda, mufumbo eri Dr. Robert Basaza owe somero ly'abasawo Makerere Medical School era akwasaganya faamu ya Gudie leisure farm. Gudula yali Fulbright scholar mu Yunivasitte ya George Washington university, USA (2009–2010). Yasomera ku Yunivasitte ye Makerere, Uganda era yatikibwa diguli munssomabimera n'enssomabisolo (1992) oluvanyuma mu mwaka gwa 1993 yafuna ne dipuloma mu busomesa mu Yunivasitte yeemu[4] era oluvanyuma ne yegatta ku Yunivasitte ya University of York, UK(1998) eyo gye yafunila diguli y'obukugu mu busomesa era olwamaliriza nayita mu Yunivasitte ya University of Ghent, Belgium(2006) eyo gyebamutukila ne PhD mu tekinoloogiya wa kompyuta.[5]

Emirimu

[kyusa | edit source]

Gudula yatandikawo faamu ya Gudie leisure farm nga 14 Ogusooka mu mwaka gwa 2009[6] n'ekilubirirwa ky'okutandikilawo abaana abato emirimu n'okuzimba obukuggu bwaabwo abateeka obulamu bwaabwe mu matigga olw'embeera embi eyebbeeyi ate nga tebalina kyakukikolera. Faamu era eweereza faamu ento nga emitwaalo ebiri mu bibiri mu kinaana n'ekigenderela eky'okuziza mu balimi abasuubuzi n'ekiluubirirwa okutuuka emitwaalo abiri mu mwaka gwa 2026.[7]

Faamu ya Gudie leisure farm kati elina abakozi abasoba mu abiri mu bataano eyo nga buli mukozi akolera ekinene ennyo emyaaka esattu era nga alina obusobozi okw'etandikilawo bizinensi ye olw'obukugu obwenjalo n'amagezi gebaafuna nga bakola ne faamu.

Okuva mu mwaka gwa 2009, Gudula yeetabye mu bikolwa ejyenjawulo nga sport fishing, walkways, okuvugira embalaasi ku migongo n'emubigaali. Omuli n'ebikolwa ebirala ku faamu mwemuli campsite eyigiriza eyo ekolagana n'okulunda eby'enyanjja, okulunda ebinyonyi, okulunda embizzi n'okulima ebibala n'ekiluubirirwa okufulumya taani z'ebyenyanjya kumi na bisatu n'obutundu butaano (13.5) buli wiiki n'enkoko zenyama bitaano buli linaku and 500 broilers per day.[8]

Ng'ojyeeko obulimi, Gudula yabadde akola nga omumyuuka wa chancellor ne ofiisa weby'enkulaakulana ku Yunivasitte ya St. Joseph International university ne Yunivasitte ya St. Augustine International university, Uganda. Era yaliko ku Yunivasiite ye Uganda Martyrs University Nkozi nga direkita w'ekitundu ky'emisomo gyewala era omuomesa, tekinologiya w'emisomo[9]

By'afunye

[kyusa | edit source]

Ku maanyi ge ag'abulikadde , obugumu n'okusomesebwa, Gudula yalondebwa nga sentebe w'ekitongele ky'abakyaala abasuubuzi mu Uganda ekya Uganda Women Entrepreneur's Association Limited.[10] Era mmemba w'olukiiko lwa Dfcu women advisory council.[11] Gudula iera ye pulezidenti wa East African Women Entrepreneurs Exchange Network. Era ye sentebe wa board of trustee of Kampala City Traders Association.[12]

Mu mwaka gwa 2017, Uganda Development Bank (UDB), nga eyita mu kiluubilirwa kyaayo eky'kuwagila okuyiiya n'okutandika enterprises, ezimanyikidwa n'okutikira faamu ya Gudula nga omuwanguzi w'okuntiko mundabika eyo era faamu yafuna obukadde abiri mu butaano.[13]

Era yasiimibwa mungule za 2019 Hi Pipo awards mwaabo abakyaala ataano abasinga okuba n'amaanyi mu Uganda naddala mu bya bizinensi.[14]

Laba ne

[kyusa | edit source]

Ebijulizidwaamu

[kyusa | edit source]
  1. http://www.galaxyfm.co.ug/2018/03/01/tukyayongera-bbanka-eya-udb-egabudde-abantu-bawangudde-obukadde-bwensimbi-okwekulakulanya/lady-2/
  2. https://www.independent.co.ug/tag/gudula-naiga-basaza/
  3. https://www.google.com/search?q=gudie leisure farm
  4. https://care.no/Newconnections/?article_id=501
  5. https://www.monitor.co.ug/Business/Prosper/She-turned-misfortune-into--a-fortune/688616-1691260-sx8g02/index.html
  6. https://gudieleisurefarm.org/about/
  7. {{cite web}}: Empty citation (help)
  8. https://www.monitor.co.ug/Business/Prosper/She-turned-misfortune-into--a-fortune/688616-1691260-sx8g02/index.html
  9. https://care.no/Newconnections/?article_id=501
  10. "Archive copy". Archived from the original on 2023-05-22. Retrieved 2024-03-29.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  11. https://chimpreports.com/dfcu-bank-appoints-makoko-namutebi-to-women-in-business-advisory-council/
  12. https://care.no/Newconnections/?article_id=501
  13. http://web.monitor.co.ug/Supplement/2018/3/UDB06042018.pdf
  14. https://money.hipipo.com/2018/04/25/50-most-influential-women-in-uganda-today/