Jump to content

Samuel Sserunkuuma: Difference between revisions

Bisangiddwa ku Wikipedia
Content deleted Content added
Created by translating the page "Samuel Sserunkuuma"
(No difference)

Enfaanana y'olupapula luno ku saawa 15:59, 24 Gwakutaano 2024

 

Samuel Sserunkuuma (ng'amanyikiddwa nga Samuel Serunkuuma), Munnayuganda Akwasaganya emirmu gya Gavumenti, ng'aweereza nga Amyuka Dayilekita ow'okuntikko ow'ekitongole ekivunanyizibwa ku kibuga ky'eGgwanga ekikulu ekya Kampala Capital City Authority, okuva mu 2017, oluvanyuma lw'okulekulira kw'eyali Omumyuka wa Dayilekita ow'okuntikko, Dr. Judith Tukahirwa Tumusiime, mu 2016.[1][2]

Obuto bwe

Mu kaseera keyalondebwamu okutuuka mu kifo ky'alimu, Sserunkuuma ye yali Dayilekita w'okuwooza omusolo mu KCCA.[3] Mu Gwokutaano 2018, obuvunanyizibwa obwo yabukwasa Fred Andema, eyali omumyuka we mu kuwooza emisolo mu KCCA.

Ng'aweereza nga Omumyuka wa Dayilekita ow'okuntikko owa KCCA

Mu buvunanyizibwa obw'ali bumuweereddwa, yali amyuka Jennifer Musisi, Dayilekita ow'okuntikko eyasooka owa KCCA, eyalekulira nga 15 Ogwekkuminebiri 2018.[4] Oluvanyuma lw'okulondebwa kwa Andrew Kitaka okudda mu bigere bya Musisi, mu buvunanyizibwa owo, Sserunkuuma yeyongerayo n'okumyuka Kitaka, albeit.[5]

Ebijuliziddwamu

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

Olukangagga lw'ebifo bye yafuna

Template:S-start Template:S-mil Template:S-bef Template:S-ttl Template:S-aft Template:S-end